1 Corinthians 1:29-31

29 awaleme kubaawo muntu n’omu eyeenyumiriza mu maaso ga Katonda. 30 bKyokka ku bw’oyo muli mu Kristo Yesu, eyafuuka amagezi gye tuli okuva eri Katonda, bwe butuukirivu, n’okutukuzibwa, n’okununulibwa, 31 cnga bwe kyawandiikibwa nti eyeenyumiriza yeenyumirizenga mu Mukama waffe.

Copyright information for LugEEEE